ESSALA EYASANGABIBWA MU NTAANA YA YEZU KRISTU OMWAKA 1503 AD
Ayi kitange yezu kristu eyakomererwa ku musalaba olwokubeera ebibi byange beera nange.Ayi omusalaba omutukuvu ogwa yezu, nkwatirwa ekisa.Ayi omusalaba omutukuvu ogwa yezu, beera mukuumi wange.Ayi omusalaba omutukuvu ogwa yezu, mponya obulumi obukakali.Ayi omusalaba omutukuvu ogwa yezu mponya ekibi.Ayi omusalaba omutukuvu ogwa yezu nsaasira ntambulire mu kkubo lyobukofu ntaasa obubenje era mponya omutawana gwonna oguyinza okunviirako okufa amangu, bulijjo naasinzanga omusalaba omutukuvu ogwa yezu omunazareti nkwatirwa ekisa nzijjako emyoyo emibi enaku zonna.Ayi bikira maria owobuyambi obutakoma nzijja maaso gekifananyi ekitukuvu nobwetowaze nga obwomwana omuto nga nsaba obuyambi bwo. Ndaga obuyambi bwo kati, nkwatirwa ekisa ayi mmange owoobuyambi obutakoma. Olwekisa nekitiibwa bye walaga ku biwundu bitukuvu ebya yezu nyamba mu byetago byange bino…………………………………. byonna mbikulekedde mu linnya lya patri ne lya mwana ne lya mwoyo mutukirivu Amiina. Maria eyagwa munda nga tolimu k...