ESSAALA EYOKUSABA OKUFUNA OBUFUMBO OBUTUKUVU NGA TUYITA MU YUDA TADEO OMUTUMIRIVU
Ayi YudaTadeo omutukirivu omwagazi w'obufumbo obutukuvu, nzinze gy'oli nga nkwesiga njagala onsabire nneme kupapa oba okubugutana mukuzula omubezi wange, wabula ggwe nkulembera ngo munddaga awatali kubusabusa, omanyi obufumbo nga webuli obwoluberera era ngo manyi obufumbo webuli essakalmentu.
Awo no nsabira ennema ntangale neeme kukola nsobi mukulonda omubezi wange, ndagga oyo ansanira, ammanyi katonda, omugezi, omubererevu omuntu mulamu era nga mwegenddereza atanveko munaku ne mubulwadde.
yudaTadeo omutukirivu nsabira nange nerongose mumpissa zange okubeera mu Katonda ne munange ggwolinkwassa;. Amiina
Comments
Post a Comment