ESSAALA EYO KUSABIRA EMYOYO EGYIRI MU PULIGATORI
_N:B; Tukozesa sappule eyabulijo, era awagenda ekikolwa somawo (Ayi Kitaffe ataggwawo.....) ate kumirembe Maria 10 somawo (Ayi omukama bawe ekiwumulo ekyemirembe........)_
Mulinya Lya Patra ne rya mwana ne rya mwoyo mutukirivu....Amiina....🙏🙏🙏
Netondera katonda patri omuyinza wabuli kantu......
(Ssawo emyoyo ejili MU purgatory mumitendera..........)
Nzikiliza katonda........
Kitaffe Ali mugulu........
Mirembe Maria.........×3
Ayi kitaffe atagwawo,tukuweleza omusayi ogwo muwendo ennyo ogwo mwanawo Yezu kristu,awamu Ne bitambilo bye misa ezinasomwa leero munsi Yona kulwe myoyo ejili mu puligatori,abononyi abali munsi yonna,Ne mwe kelezia katolika, abomunyumba yaffe Ne mumaka gaffe
Amiina. 🙏🙏🙏
Ayi mukama bawe ekiwumulo ekye mirembe Ne kitangal......×10
Ayi kitaffe atagwawo.............
Comments
Post a Comment