NOVENA EYAMANYI EWA YEZUOMUTO
Ku byetaago ebyamangu ennyo.
Novena eya ssawa omwenda
eyinza okusomwa. Mu kifo
kyennaku. Omwenda, Essaala bwekiba
kisoboka eddibwe ngamu ku
ssawa y'emu buli lunaku okumala
ennaku mwenda.
O YEZU, Eyagamba nti saba
oliwebwa, Noonya olizuula
konkona oliggulirwawo nga mpita
mu kwegayiyira ewa Bikira Maria
Maama omutukirivu asinga.
Nkokona, nonya era nsaba owulire
mu ssaala yange byenkusaba
(Yogera ebyetaago byo)
O YEZU, Eyagamba nti
kyemunasaba kitange mulinya
lyange ajja kukibawa nga mpita mu
kwegayiyira ewa Bikira Maria
omutukuvu asinga nkusaba
mubuwombeefu linnya lya kitaffe
ompe mu bwangu byenkusaba mu
ssaala yange.
(Yogera ebyetaago)
O YEZU, Eyagamba nti Eggulu
n'ensi biriggwawo naye ekigambo
kyo tekirigwawo, nga mpita mu
kwegayiyira ewa Bikira Maria
Maama omutukirivu asinga
nzikiriza nti byesabye/kyensaba
mu ssaala ajja kukimpa.
(Yogera ebyetaago byo)
Comments
Post a Comment