OLUYIMBA: КАВАКА OMUTO(Little King)
Kabaka omuto omulungi, era
omubalagavu Laba ffe
tukunnanidde ku bigere byo Beera
kabaka w'amaka gaffe Gayitimuke
mu bukulembeze bwo Tujja
kubeera baweereza bo abanna-
maddala
Abazira mu kubonaabona ne mu
kukola Emitima gyaffe gyonna
tugireese gy'oli gitwale ogikuume
(ayi) Kabaka Omuto. Golola
omukono gwo owe omukisa
essanyu lyaffe n'okwesiima kwaffe.
Wa omukisa ennaku yaffe
n'obulumi bwaffe,
Bwe tutyo, buli musaalaba
gutufunire amaggoba,
Olw'obuto bwo obuwoomerevu
Mukama, Tukuza buli kigambo na
buli kikolwa kyaffe Siba envumbo
yo ku buli kyonna kye tukola. Ayi
Kabaka Omuto.
Comments
Post a Comment